To Be Handsome Is to have something inna your hand To give to your woman So handsomeness is not in the face Like some boy confess Why do you Nigi naga nigi naga Nigi naga nigi naga Inna di gal dem face Ondetela ekiniga Because you nigi naga Nigi naga Inna di gal dem face Laba yo Omwana wabandi omukakaluKanya Kati laba atandisse nokumela obukanyanya yalina ka skin akatemagana nga koona kanyeleketa naye kati laba bwomukalakata wamukwanila mu commedy nite kati omusibiila waka takya genda out wamukwana lwa nviiri zze kunyilila kati bwakusaba eze nviiri nga ofunya mumwa Jukila Luli nga wakamukwana nga omusubiiza nga'jakunyilila bwaba afuuse mukyala wo jukila okunyilila gw'oba olina okufukilila kati gwe gwotalabilila omusubila otya okunyilila Bwo'ba nga tomusobola Obonya bonya waki Ki tomulekela baali abamusobola Tomusoboola Ovumila nga lwaki Laba Omusudiiya paka bwo'namukadiiya Omukazi Tomusoboola Obonya bonya waki Ki tomulekela baali abamusobola Tomusoboola Ovumila nga lwaki Laba Omusudiiya paka lwo'namukadiiya Biino, Buli Musajja kimukwatako Abakazi, Love bajipimila mu bintu byokola Yooza amasanda mu mikono jjo Buli lwakuchalila funya ekikondo omale omusibuule Ekya kamezza twakyisangawo kati gwe'la oyagala bakujukize ntiino bakatekako mane mukyaala wo kye kyobugaga kyo manya nendabiika ye, yepiima piima ekitibwa kyo ssebo Owewuuwo bwakusiwuukako Kitegeza nti nempisa zakusiwuukako Luliba lumu neba mukuyamba kko Woli kyimanya nti wamuzanyilangako Bwo'ba nga tomusobola Obonya bonya waki Ki tomulekela baali abamusobola Tomusoboola Ovumila nga lwaki Laba Omusudiiya paka bwo'namukadiiya Omukazi Tomusoboola Obonya bonya waki Ki tomulekela baali abamusobola Tomusoboola Ovumila nga lwaki Laba Omusudiiya paka lwo'namukadiiya You nigi naga nigi naga nigi naga nigi naga Ondetela ekiniga because you nigi naga nigi naga Yo Listen to dis argument Mwami gundi, Omukyala gwogamba ntiino'mwagala Emikono jyo gyeji kakasa ntiino'mwagala Obusente bwobukwata obubalilila Kyova takutwala na ku mazzi ge busabaala Oba tosoboola kutuyanila mukyaala wo Tewali nsonga lwaki omutuyanilako Byotamugulidde, lwaki obiyombela Waliyo abamumatila ate nga babisoboola Njagala omanye nti oyo demu gwolina Wamulemesa banji abalibalina Kati gwe bwolowooza nti ebigmabo bigula maata Kimanye nti ku sande abalala bagula enyama Kale Oba tomusobola Obonya bonya waki Ki tomulekela baali abamusobola Tomusoboola Ovumila nga lwaki Laba Omusudiiya paka bwo'namukadiiya Omukazi Tomusoboola Obonya bonya waki Ki tomulekela baali abamusobola Tomusoboola Ovumila nga lwaki Laba Omusudiiya paka lwo'namukadiiya Its a herbert skills Tonny Houls Production Firebase burn Audio on mp3jaja.com nigi naga nigi naga Lyrics by mp3jaja.com
Advertisement
Akatengo | H.E Bobi Wine
3598 Views
Corona Virus Alert featuring Nubian Li | H.E Bobi Wine
2001 Views
Osobola featuring Nubian Li | H.E Bobi Wine
5161 Views
Tuliyambala Engule | H.E Bobi Wine
6614 Views
Situuka | H.E Bobi Wine
5373 Views
Dembe - Call For Peaceful 2016 Elections | H.E Bobi Wine
3595 Views
Tomusobola | H.E Bobi Wine
3142 Views
Kampala - Ssi Kibuga Kya aba Fala | H.E Bobi Wine
5832 Views
Kati Nanga | Winnie Nwagi
14723 Views
Ten Over 10 | Azawi
16550 Views
Siri Safe | Acidic Vokoz
13290 Views
Byowaba | Bebe Cool
3592 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4321 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3639 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
11863 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
12386 Views
Dont Stop | Bebe Cool
6165 Views
Advertisement